Obubuyabuya

Olunaku lumu, yawulira obulumi mu ddokooli rye. Newankubadde yafuna obujanjabi, embeera yayonoonera, era nefuuka ey’obussi oluvanyuma lw’akaseera. Yategeka ekiraamo kye (Eddaame), ng’akozesa enyiriri z’ekiraamo kyange ekyafulumizibwa 4 era nakiwa Nigrān wekitundu kye, katono nga tanaba kufa. Yalina emyaaka nga asatu mw’etaano (35) mu kiseera ky’okufa kwe era yaziikiwa mu limbo ya Gul-baĥār. Nga bagoberera eddame lye, ab’oluganda abasiraamu bategeka olukungana lwa   Żikr  ne Na’at,  okumala nga essaawa 12 kumpi n’entaana ye. Ku Lw’okubiri 6th Jamādi-ul-Ākhir 1418A.H. (7th October 1997), nga emyaaka esatu n’ekitundu oluvanyuma lw’okufa kwe, omulambo gw’owoluganda omusirmu omulala, Muammad ‘Ušmān ‘Aṭṭārī, gwaletebwa mu limbo y’emu okuziikibwa.

 

Abamu ku betabi basembera ku ntaana aya Muammad Isān  ‘Aṭṭārī   okusoma Fātiaĥ  (Iīāl-e-Šawāb).  Bewunya nny okusanga ekinya ekinene ku ludda lw’entaana. Abantu bweuunya okulaba nti Muammad Isān ‘Aṭṭārī, eyali yaziikibwa emyaaka esatu n’ekitundu emabega, yali agalamidde bulungi n’ekitambalaala kye, nga bweyaziikibwa, omubiri gwaali gukyaali wamu era nga mukuumwe ate ng’akawoowo kava mu ssanda ye. Amawulirre gasasaanya nnyo ng’omuliro gw’ekibira era abalabi bakungana awo okutuusa mu matuumbi budde ag’ekiro. Abalabi bano bewunya ku obuggya bw’omubiri ogwali guzingidwa mu ssanda ogwa Muammad Isān ‘Aṭṭārī. Abamu kw’abo abalambula, mwalimu abaali balina endowooza enkyamu ku Dawat-e-Islami, naye oluvanyuma lw’okulaba Ekisa Ekyenjawulo ekya Allah عَزَّوَجَلَّ eri Ow’oluganda Omusiramu ono, basuula ebali endowooza enkyaamu ezo era nebafuuka abagazi ba Dawat-e-Islami.

 

 

Index