Obubuyabuya

nga bwokola Niyyat (okunuyirira) enyweevu [mu mutima gwo].

 

‘Okuva kati paka sija kusubwa alāĥ yonna.’ اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ ‘Sija kuleka kusiiba kwonna mu Ramaān.’ اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ ‘Sija kulaba filimu.’ اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ ‘Sija kuwuliriza muziki.’ اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ ‘Sija kusalako kirevu kyange.’ اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ ‘Sija kukendeeza kirevu kyange, kukira obuwanvu bw’ekikonde.’  اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ

Ekyewuunyisa kya Dawat-e-Islami

Buli omu kummwe alina okuyingira Dawat-e-Islami kubanga kulwa yyo, اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ; ojakuwangula mu bulamu buno n’obuja. Kambabuulire ku kyewuunyisa kya Dawat-e-Islami. Ekyafaayo kino kyaliwo emabega akatono era اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ, kija kukusanyusa era kize obujja omutima gwo.

Omubiri gwa Muḥammad Iḥsān ‘Aṭṭārī

Ow’endowooza y’eddembe, omusiramu omuto, Muammad Isān, okuva mu kitundi kya Gul-baĥār mu Karachi [Pakistan], yayingira Madanī Māaul [Embeera enongoofu] eya Dawat-e-Islami era nafuuka omugoberezi [Murīd] wa arat Sayyidunā Ghauš-e-A’am kyaleetawo enkyukakyuka ennene mu bulamu bwe. Yasigaza ekirevu ekijjuvu era nayambala ekitambala ekya kiragala ku nkofiira ye, essaawa zonna.

 

N’okweyongerayo, yayiga okusoma Qurān Entukuvu, n’amateeka amatuufu ag’okwatula [Tajwīd], ku Madrasa-tul-Madīnaĥ. Yetaba ne mu Naykī kī Da’wat [okuyita abantu eri obulongoofu] era natandika okubakubiriza ng’akozesa Infirādī Koshish [kawefube wa sekinnoomu].

 

 

Index