Obubuyabuya

یٰۤاَیُّہَا  الَّذِیۡنَ  اٰمَنُوۡا  لَا تُلۡہِکُمۡ اَمۡوَالُکُمۡ
  وَ لَاۤ  اَوۡلَادُکُمۡ عَنۡ ذِکۡرِ اللّٰہِ ۚ وَ مَنۡ یَّفۡعَلۡ  ذٰلِکَ  فَاُولٰٓئِکَ ہُمُ الۡخٰسِرُوۡنَ ﴿۹﴾

 

‘Anage mmwe abakkiriza! Emmali yammwe n’abaana tebibateeka kuva ku kujjukira Allah; era oyo yenna akola kino – abo nno be bafiiriddwa.

 

Okuva mu From this Āyaĥ eno, mulimu eby’okuyiga bingi nnyo, abo abantu abekwaasa nga bayitiddwa eri obulongoofu oba nga basabiddwa okusaala ealāĥ: bagamba ‘Tuli nnyo mu kunoonya ensingi ezitubezaawo! Owange si kikolwa kya kusiinza okuwanirira famile yo?’ Oba bagamba, ‘Bwenafuna ebiseera njakubeegatako mu  Masjid.’ Mazima, abo ababuyabuya booka bebekwasakwasa.

 

صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب           صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد

Ebiwobe by’abafu ebitagasa Futile Pleas of the Dead

Ekigambo ekyokulabula eri abo abafa ku kukunganya eb’okwewunda by’oku nsi kyokka; abo abagumira ebizibu mu kutambula okugenda mu nsi endala okufuna essente enyingi naye nga balekerela okuja mu  Masjid; abo abakozesa essente enyingi mu kuwunda amakaa gabwe naye nga tebasobola ku waayo yadde nusu mu kkubo lya Allah عَزَّوَجَلَّ; abo abasukka ekkomo mu ku kunganya emmaali naye nga tebafaayo mu kukola emirimu emirungi. Mwegenereze! Nga okufa tekunna baja ku mifaliso gyammwe emigoonvu, egiwundiddwa mu bisenge byammwe eby’ebbeeyi, okugenda mu ntaana ey’ekizikiza etiisa, ejjude ebiwuka ebitiisa. Olwo nno muja kulekebwa nga temulina buyambi nga muwoza: ‘Ayi Allah عَزَّوَجَلَّ nzizaawo ku nsi nsobole oku kusinza. Nkusaba, nzizaayo. Nkusuubiza nja kuwaayo

 

Index