اَلۡـحَـمۡـدُ لِـلّٰـہِ رَبِّ الۡـعٰـلَـمِیۡنَ وَ الـصَّـلٰـوۃُ وَ الـسَّـلَامُ عَـلٰی سَـیِّـدِ الۡـمُـرۡ سَـلِـیۡنَ
اَمَّـا بَــعۡـدُ فَـاَعُـوۡذُ بِـا لـلّٰـہِ مِـنَ الـشَّـیۡـطٰنِ الـرَّجِیۡمِؕ بِـسۡمِ الـلّٰـہِ الـرَّحۡـمٰنِ الـرَّحِـیۡمِؕ
Soma e Duwa eno nga tonnatandika kusoma kitabo kyonna eky’eddiini oba omusomo gwonna ogw’eddiini. Kino kijja kukusobozesa okujjukira byonna byosomye:
اَللّٰهُمَّ افۡتَحۡ عَلَيۡنَا حِكۡمَتَكَ وَانۡشُرۡ
عَلَيۡنَا رَحۡمَتَكَ يَـا ذَا الۡجَلَالِ وَالۡاِكۡرَام
Okuvvuunula:
Ayi Allah عَزَّوَجَلَّ owekitiibwa, Tuggulirewo olujji l’wokumanya n’okutegeera, era obe n’ekisa wamu nokusaasira gyetuli. Mazimaddala Ggwe asinga ekitiibwa, era wasukkuluma.
(Al-Mustaṭraf, vol. 1, pp. 40)
N.B: Saalira Nabbi صَلَّی اللّٰہ تعالٰی علیہ واٰلہٖ وسلَّم nga tonnasoma Duwa eyo, n’era nga ojimalirizza.