Obubuyabuya

Jo apnī zindagī mayn Sunnatayn un kī sajātay hayn

Khudā-o-Muṣṭafā apnā inhayn piyārā banātayn hayn

Abo abamala ennaku zabwe nga bagoberera Sunnaĥ

Okwagala kwa Nabbi ne Allah byebaja okufuna

صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب           صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد

Omujulizi wa Dawat-e-Islami

Abagalwa bange ab’oluganda abasiramu! Muyinza okuba nga mu kimanyi ko eky’okugezesa mu kutta era n’okumalawo obulamu bw’ono omuddu omuwombeefu owa Sunnaĥ [i.e. Amīr-e-Aĥl-e-Sunnat,  Maulānā Muammad Ilyās Qādirī], nga 25th Rajab 1416 A.H., mu Lahore. Olw’okugezesa kuno ba Muballighīn babiri [ababulirizi ba Dawat-e-Islami], ājī Uud Razā ‘Aṭṭārī ne  Muammad Sajjād ‘Aṭṭārī batemulwa. Oluvanyuma lw’emyeezi 8 ntaana ya ājī Uud Razā ‘Aṭṭārī yafuna obukosefu olw’enkuba enyingi eyali etonya mu Lahore. Mu butanwa entaana ye yasimibwa omulambo gwe gusobole okutekebwa mu ntaana endala.

 

Ekyewunyisa bonna abaaliwo, entaana ye bweyagulwa omubiri gwe gwaali gukyaali muggya era nga si mukosefu. Mu bungi bw’abantu, omubiri ‘gw’Omujulizi wa Dawat-e-Islami’ gwatekebwa mu ntaana empya. Kino ekyafaayo kiwandikiddwa mu bujjuvu mu katabo, ‘The Marvels of Dawat-e-Islami Part 2.’ Nsaba ab’oluganda abasiraamu b’ebanyina bonna begate ku mbeera enongoofu Madanī eya Dawat-e-Islami. Tewali ‘membership process’ mu Dawat-e-Islami. Fuba nnyo wetabe mu Ijtima’ ya Dawat-e-Islami eya buli wiiki mu kitundu kyo era otambule ne ba ‘Āshiqān-e-Rasūl [Abagazi ba Nabbi] mu Madanī Qāfilah okuyiga enkola ya Nabbi [Sunnaĥ]. Buli

 

Index